POLIISI EYIMBULE SSEKITOOLEKO AWATALI KAKWAKULIZO KONNA

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bannamateeka ba Wamala and Co Advocates bavuddeyo nabaddukira mu Kkooti Enkulu mu Kampala nga baagala ewalirize Uganda Police Force eya Jinja Road eyimbule omusituzi w’obuzito Julius Ssekitooleko abadde mu nkomyo okuva nga 23 – July nokutuusa olwaleero. Bannamateeka okuli Geoffrey Turyamusiima ne Phillip Munaabi baagala Kkooti Enkulu eragire Poliisi okuyimbula Ssekitooleko awatali kakwakkulizo konna kuba essaawa zalina okubeera mukaduukulu 48 zasusseemu dda.

Share.

Leave A Reply