Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live

Poliisi eyimbule abawagizi ba FDC bonna abakwatiddwa e Soroti – Justice Byabakama

July 28, 2022 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi, Simon Byabakama avuddeyo nasaba Uganda Police Force okuyimbula abawagizi ba Forum for Democratic Change – FDC abakwatiddwa era babawe nebiwandiiko byabwe byonna.
Byabakama abyogeredde ku Omalera Polling Station gyabadde ng’agezaako okulaba nti okulonda kuddamu oluvannyuma lwokulonda okuyimirizibwa nga wabaddewo okupakira obukonge mu bokisi.