Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,494 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Poliisi eyazizza amaka ga Tumukunde e Rukungiri

March 17, 2020 · Mubiru Ali

Gen Henry Tumukunde avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter nategeeza nti; “Ekibinja kyabanoonyereza okuva mu Uganda Police Force n’ebitongole by’ebyokwerinda ebirala bagenze mu maka gange e Rukungiri nebazingako ekifo kyonna n’abantu bonna ababaddeyo. Waliwo emikutu gy’amawulire egiwandiise nti nange ndi mu kubo ngenda Rukungira. Okwaza ennyumba yange kugenze mu maaso nga siriwo nga kukuliddwamu RDC Dan Kaguta!”