Poliisi eyagala abavuga obubi ku nguudo baweebwe ebibonerezo ebikakali

Dr. Steven Kasiima nga ono ye Director wa Traffic police ne Road Safety ayagala etteeka erivunaana abagoba b’ebidduka abavuga obubi likyuusibwe naddala abo abatomera nebatta abantu.

Ayagala bano basibwe nga tebaweereddwa mukisa gwa kusasula ngasi kuba ebawa ebeetu, ebiwandiiko biraga nti mu 2017 abantu 3500 bebafiira mu bubenje okwetoloola eggwanga lyona nga obusinga obungi bw’ava kuΒ  boda boda.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Abaana babiri bawambiddwa e DRC