Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 572 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ewalirizza aba FDC okuva ku leediyo e Jinja

April 13, 2019 · Mubiru Ali
Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu ne Bannakibiina kya Forum for Democratic Change abalala okuli Ingrid Turinawe n’Omubaka Munyagwa Mubarak Poliisi ebalumbye nebawaliriza okuva ku mpewo bwebabadde bakyaziddwa ku Kiira FM e Jinja. N’ekifo webabadde balina okukuba olukungaana okwogerako eri bannakibiina nakyo kiyiiriddwamu Poliisi.