Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 85 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ewadde Bobi Wine obukwakulizzo ku kivulu

November 9, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi etaddewo obukwakulizzo obw’amaanyi ku kivulu kya Bobi Wine ekigenda okubaawo olunaku olw’enkya;
– Abategesi basabiddwa okwongera ku mataala mu kifo kino.
– Okuleka amaggye ne Poliisi okwegazaanya nga bwegaagala.
– Okuteekawo ebipande ebiwera enjaga n’ebiragalalagala mu kifo kino.
– Tewali kukiriza bikolwa byakwegadanga mu kifo kino.
– Tewali kwogera ku byabufuzi mu kivvulu kino.
– Teri motoka yonna kukirizibwa kuyingira mu kifo kino.
– Teri bantu bajja kukirizibwa kutambulira mu kibinja ekimenya amateeka. Nti era singa ekimu ku bino kinamenyebwa ekivvulu kyakuyimirizibwa. Ye Bobi Wine agambye nti talina buzibu wakugoberera amateeka kuba akimanyi nti bw’omenya amateeka otwalibwa mu kkooti n’ovunaanibwa.