Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 523 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Poliisi etubidde n’ebintu by’abantu abaggwa mu nnyanja

December 6, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi e Mukono nabuli kati ekyatubidde n’ebimu ku bintu bya bantu abaafiira ku lyato abateeberezebwa okubeera 32 n’okusoba
Okusinziira ku a kulira okutereka ebizibiti ku poliisi e Mukono Afande Noah Ramathan ategeezezza Bukedde nti nabuli kati bakyalina mu sitoowa yabwe ebintu bingi omuli zi kaadi ez’enjawulo okuli zi driving permit, ennanga muntu, kaadi za bank ATM( kaadi z’amalwaliro, eza supermarkets , obufaananyi, ensawo, engatto, wallets, kaadi za mafuta, kaadi ez’ekikungu , ssaako n’ensimbi enkalu nga tewali muntu yenna yavuddeyo okujja kubinona.