Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Poliisi etandise okuyigga Justin Nameere – Rusoke

September 1, 2025 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gwakwatidde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bbendera ku kifo ky’Omubaka Omukyala owa Masaka City Nameere Justine Nsubuga kubigambibwa nti yakulembeddemu abakubye n’okubba omuwabuzi wa Pulezidenti Jennifer Nakanguubi aka Jennifer Fulfigure.
Poliisi egamba nti abakoze kino bakuvunaanibwa ng’amateeka bwegalagira.
Kituuma era avuddeyo nasaba omuntu yenna avunaana Fulfigure okumulumba ngakozesa olulimi oluvuma okugenda aggulewo omusango.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe