Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Poliisi etandise okuwozesa musajja waayo eyalabikira mu katambi ngatamidde
June 15, 2021 · Mubiru Ali
Akakiiko ka Uganda Police Force akakwasisa empisa mu Disitulikiti y’e Mityana katandise okuwozesa omusirikale wa Poliisi Sgt. Omara Sam eyakwatibwa ku katambi nga ali mu Yunifoomu ya Poliisi ngatamidde akasaasanyizibwa ku Social Media.