Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 362 listening Simba FM Live

Poliisi etandise okuwozesa abasirikale baayo abaviirako omuvuzi wa Booda booda okweyokya

July 15, 2020 · Mubiru Ali

Abasirikale ba Uganda Police Force okuva ku Poliisi e Masaka abagambibwa okuviirako okufa kw’omuvubuka eyekumako omuliro olwokugaana okumuwa piki piki ye nga bamusaba emitwalo 10 batandise okuvunaanibwa Akakiiko ka Poliisi akakwasisa empisa okuva ku kitebe e Naguru.
Abakungu ba Poliisi okuva e Naguru bakulembeddwamu ASP Manzi David era nga Afande Ewalu Julius aleeteddwa mu kakiiko abitebye.