Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 416 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Sports

Poliisi etandise okunoonyereza ku kuttibwa kwa Zebra

December 30, 2020 · Mubiru Ali
Omumyuuka Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga basajja baayo okuva ku Poliisi e Kawempe bwebatandise okunoonyereza kukuttibwa kw’omukubi w’ebikonde Zebra Mando Ssenyange omutuuze wa St. Francis Zone, Bwaise III Parish.
Luke agamba nti okusinziira ku bantu bagamba nti omugenzi yagiddwa mu nnyumba ye mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa nga musanvu ez’okumakya abantu abatanategeerekeka nga babadde batambulira mu motoka bbiri abamutidde mu mita nga 400 okuva mu maka ge.
Poliisi ekungaanyizza obujulizi bwesanze mu kifo wamu n’ebisosonkole by’amasasi , gw’omulambo gwatwaliddwa mu ggwanika okukolebwako postmortem era nga Poliisi yabakanye ddda noggwayo ogwokunoonyereza.