Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 96 listening Simba FM Live

Poliisi etandise okunoonyereza ku by’omubaka Silwany

July 30, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi etaddewo file y’okwemulugunya ku Mubaka Solomon Silwany ku bigambibwa nti yakuba, yasikayo emmundu, nafuyira abantu Teargas, wamu n’okulumya abalala mu kalulu k’e Bugiri akakaggwa. Poliisi egamba nti abantu abawerako bazze nebakola statement nga balumiriza Silwany okubakuba.