Poliisi etandise okunoonya abakwata akatambi k’abantu abali obwereere

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police SP Patrick Onyango avuddeyo ku katambi k’abantu abakwatibwa nga batambula bukunya; “Poliisi y’e Nsangi etandise okunoonyereza ku katambi ka vidiyo akakwatibwa ng’abantu 3 batambula bukunya wakati mu ndowooza ez’enjawulo okuva mu bantu b’e Nsangi. Vidiyo eno yaliko ajogerera nga awa obubaka obukyamu nga agambanti bano bakikola okulaga obutali bumativu bwabwe kwebyo ebyava mu kulonda ekitaali kituufu wabula wolokoso.
Poliisi ekitegeddeko nti nga 12.02.2021 omusawo w’ekinnaansi yalina eddagala lyakola ku mwana omuwala omuto ow’emyaka 12 mu maka g’omugenzi Nveri Yoweri, agasangibwa mu Muzinda cell, Katereke parish, Kyengera Town council mu Nsangi Division ono wamu ne Nakulima Sauya, 21 wamu n’omusawo w’ekinnansi bafuluma mu maka okugenda mu kiwonvu ky’e Katereke okweyambulula. Kigambibwa nti bano baali balinyiddwako empewo nga teberinaako buyinza mu kadde ako. Kigambibwa nti omukolo gwegumu gwakolebwa mu 2018 ku famire eno yemu.
Kyanaku nti akatambi nga kano akabantu abali obukunya kakwatibwa nga mulimu n’omwana omuto. Poliisi egenda kunoonya bonna abakola kino ekyokukakwata wamu n’okukasaasanya wamu n’omusawo w’ekinnansi naye wakuvunaanibwa olwokukola ekikolwa ekimufuula ekyenyinyarwa.”

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Mu kkomera e Luzira, abasibe benyigira mu mirimu egyenjawulo.

Mu kkomera e Luzira, abasibe benyigira mu mirimu egyenjawulo. ...

39 2 instagram icon
🔥🔥🔥Ekikadde Live 97.3 Kusimba Yogera Wotudde Osabe Nakayimba #SuremanSsegawa Atandise Kati Kati 
#RadioSimba973
#suremanssegawa

🔥🔥🔥Ekikadde Live 97.3 Kusimba Yogera Wotudde Osabe Nakayimba #SuremanSsegawa Atandise Kati Kati
#RadioSimba973
#suremanssegawa
...

13 0 instagram icon
Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Ababaka ba Palamenti MP Zaake Francis Butebi, Ttebandeke Charles n'abalala baleeteddwa mu Kkooti mu ya LDC okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa.

Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Ababaka ba Palamenti MP Zaake Francis Butebi, Ttebandeke Charles n`abalala baleeteddwa mu Kkooti mu ya LDC okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa. ...

27 0 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police  Patrick Onyango avuddeyo ku ttemu eryaliwo e Kyengera abantu 2 bwebakubwa amasasi agabattirawo nategeeza nti gwebakutte agambibwa okukuba amasasi gano agamba nti naye yali yetaasa kuba yali awambiddwa.

Bya Kamali James

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo ku ttemu eryaliwo e Kyengera abantu 2 bwebakubwa amasasi agabattirawo nategeeza nti gwebakutte agambibwa okukuba amasasi gano agamba nti naye yali yetaasa kuba yali awambiddwa.

Bya Kamali James
...

23 1 instagram icon
Abako bekulumuludde! Bwemubanga mwawukana obakungaanyanga nobategeeza!

Abako bekulumuludde! Bwemubanga mwawukana obakungaanyanga nobategeeza! ...

28 3 instagram icon
Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among ayimirizza entuula za Palamenti zonna okutuusa nga 30 July 2024.

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among ayimirizza entuula za Palamenti zonna okutuusa nga 30 July 2024. ...

35 1 instagram icon