Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 336 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Poliisi etaddewo obukadde 20 ku alina kyamanyi ku bulumbaganyi obwakolebwa ku Bugingo

January 8, 2024 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti Poliisi etaddewo ekirabo kya bukadde bw’ensimbi 20 eri omuntu yenna anagiwa obubaka obuyinza okugiyamba okukwata abaali emabega w’obulumbaganyi obwakolebwa ku musumba Aloysius Bugingo n’omukuumi we omugenzi CPL Richard Muhumuza ng’ono yafiira mu bulumbaganyi buno.

Enanga avuddeyo era nategeeza nti Special Investigations Division ku kitebe kya CID e Kibuli bweyeddizza okunoonyereza ku musango gwokugezaako okutta Pr. Aloysius Bujingo, wamu nokuttibwa kwomukuumi we CPL. Richard Muhumuza, nga 2.01.2024.