Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Poliisi etaasiza abantu 16
November 23, 2018 · Mubiru Ali
Poliisi ya Yuganda nga yeyambisa Ennyonyi yayo eya Namukanga etaasiza abantu 16 ababadde basaliddwako amataba ku bizinga bisatu ebiri wakakti wa Kayunga ne Nakasongola.
Ku bizinga bino kwebabadde amazzi gaabadde geyongera nga nekibuyaga mungi.