Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 250 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Poliisi esudde emisanvu okulemesa abawagizi ba Besigye okumugoberera

July 1, 2022 · Mubiru Ali
Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo nakubiriza Bannayugandao obutatya makomera kuba Gavumenti gesazeewo okukozesa okutiisatiisa Bannayuganda. Ono agamba nti tosobola kugamba bantu kwenyweza nga ggwe oli eri owoomerwa bitafutafu.
Mu ngeri yeemu, Uganda Police Force ewaliriziddwa okussuula emisanvu mu luguudo lwa Gayaza ku Mbuzi okulemesa aba booda booda ababadde bawerekera Rt. Col. Dr. Kizza Besigye ne Samuel Lubega Mukaku okweyongerayo nabo. Besigye awaliriziddwa okuva mu motoka okulumba aba Poliisi.