Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 156 listening Simba FM Live

Poliisi esooke etulage ensasaanya ya ssente okujongera endala – Hon, Ssemujju

November 2, 2022 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kira Municipality, Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Hon Ssemujju Ibrahim Nganda agamba nti wadde ngawaliwo obwetaavu okwogera ku ssente eziweebwa Uganda Police Force ssente eziba zibaweereddwa balina okulaga embalirira yaazo okwewala embeera eyaliwo UPDF bweyagulira abajaasi baayo yunifoomu ezitabatuuka.