Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 441 listening Simba FM Live

Poliisi esazeeko akatale k’ewa Kisekka

May 5, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force nga eri wamu ne LDU enkya yaleero bakedde kusalako Katale k’ewa Kisekka akatunda spare yadde nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekiro kyajjo yakirizza Garage okuba nga ziggulawo okutandika okukola.

Omwegezi wa Poliisi owa Kampala Metropolitan Police tasobose kufunibwa okutangaaza ku lwaki abasuubuzi bagaaniddwa okuggulawo amadduuka ga spare.