Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 273 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Poliisi esabye abantu okugiwa amawulire ku muliro gwe Rakai

November 15, 2018 · Mubiru Ali

Ng’eggwanga likyawuniikiridde olwettemu eryakoleddwa ku bayizi be Mannya mu disitulikiti y’e Rakai, Poliisi ekunze omuntu yenna alina kyamanyi ku ttemu lino okugitwalira amawulire gano olwo balyoke bafune webatandikira.
Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Emilian Kayima agamba nti mu kiseera kino etandise okunoonyereza ku ttemu lino ng’eriko n’abantu beyakutte nebaako byebabuuza kyokka oluvannyuma nebata.