Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 477 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Poliisi erina gwesuuzizza emotoka erowoozebwa okubeera enzibe

July 1, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwezudde emotoka ekika kya Toyota Premio nnamba UAW 679S erowoozebwa okubeera enzibe oluvannyuma lw’okutemezebwako nti abadde yeyita nannyiniyo agitunda obukadde 5.
Wabula abadde yeyita nannyiniyo bwalabye Poliisi nadduka nga kati eri ku Poliisi ye Nateete.
Poliisi esaba nannyini yo okugendayo agikime n’ebiwandiiko ebiraga nti yiye.