Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 979 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Poliisi eri ku muyiggo gwabatujju abatega bbomu mu Kampala

December 4, 2023 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza ebitongole byebyokwerinda ebyegattira awamu okulwanyisa obutujju okuli CMI, ISO, CT ne CI bwetandise omuyiggo ogwamaanyi ku bagambibwa okubeera abajambula ba ADF abomutawaana ku kigambibwa nti balina omukono mu bulumbaganyi bwa bbomu ekolerere mu bulumbaganyi obuzze bukolebwa mu Kibuga Kampala wamu ne mu Disitulikiti y’e Butambala, e Kasese ne Bundibugyo ku nsalo ya Uganda ne Democratic Republic of the Congo. Enanga agamba nti ekigendererwa kyabatujju bano kwekutta Bannayuganda wamu n’okuteekawo okutya mu Ggwanga.