Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live

Poliisi eri ku muyiggo gwabakuba kkaadi z’okugema Covid-19

January 10, 2022 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Twakutte abantu 3 abasangiddwa nga batunda #COVID19 vaccination cards ku mitwalo 5 mu Disitulikiti y’e Hoima.
Tujja kukwata abo bonna abakola ez’ebiccupuli ku Nasser Road.
Badduse nebekweka, naye ab’ebyokwerinda bajja kubanoonya tubakwate.”