Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 154 listening Simba FM Live

Poliisi erangiridde ekikwekweto kuba booda booda

November 2, 2022 · Mubiru Ali

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka ASP Faridah Nampiima agamba nti okutandika ne Monday 07.11.2022, bagenda kutandika ekikwekweto ku bavuzo ba piki piki bonna abavuga nga tebalina helment, reflector jackets, driving permits, abo abatikka obasaabaze abasukka mu omu nabavuga piki piki ezitalina side mirror.