Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 340 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Poliisi eragidde emotoka zonna ezabulijjo ezirina obugombe okubujjako

February 15, 2021 · Mubiru Ali
Akulira Poliisi y’ebidduka Lawrence Nuwabiine avuddeyo nalagira emotoka zonna ez’obwannanyini nezo ez’ebitongole ebikuumi ebyobwannanyini okujjako obugombe obwefaananyiriza obwa

Uganda Police Force embagirawo.
Nuwabiine agamba nti obugombe buno bubadde bususse okuleekana naddala mu kibuga Kampala, nti era anabukozesa tebajja kulonzalonza ku mukwata.
Nuwabiine era ategeezezza nga Poliisi mwegenda okutandika okukola ebikwekweto okufuuza abo bonna abavuga emotoka emisana nga batamidde. Ono agamba nti obubenje bweyongedde nnyo emyezi egiyise nga kigambibwa nti buva ku bavuga emotoka nga batamidde emisana.