Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro?
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi
News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
News
Poliisi eragidde abayimbi okutambula n’abantu abatasukka 5
January 6, 2025 · Mubiru Ali
Omwogezi wa
Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti basazeewo nti buli muyimbi wakuwerekerwanga abantu abatasukka 5 ku kivvulu kyonna nga ku bano kuliko; DJ, Manager, Secretary, Treasurer n’omukuumi we oba omuntu omulala omu.