Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 891 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Poliisi eragidde aba loogi okuwandiika ebikwata ku bagenyi

September 5, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police, Patrick Onyango ayisizza ekiragiro ku loogi zonna ne wooteeri ezirina ebisulo okutandika okuwandiika bakasitoma baabwe.
Okusinziira ku Onyango, ekiragiro kino tekisosola era kikola ku bakasitoma abasuzeewo ekiro ekiramba naabo abagenda okumalawo akaseera akatono.