Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
Poliisi erabudde abavuzi b’emotoka ku luguudo lwa Jinja Road
January 10, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo nalabula abavuzi b’ebidduka abakozesa oluguudo lwa Jinja nti ekitundu ku luguudo luno wakati wa Kyambogo ne Banda, kisaliddwako amazzi aganjadde oluvannyuma lw’enkuba etonnye enkya yaleero. Muweebwa amagezi okukozesa oluguudo lwa Northern Bypass.