Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 915 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi erabudde abaagala okutaataganya okulonda

January 5, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo nerabula abo bonna abategeka okukola efujjo mu kalulu kano akabindabinda nti bubakeeredde, kuba yenna anagezaako ali kinyumizaako n’abazzukulu. Omwogezi wa Poliisi CP Enanga agamba nti bafunye amawulire nti waliwo abantu abateekateeka okunnyakula obululu nga bubalibwa okuva mu bifo webalondera.”