Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 244 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi enunudde Shamusa Namasinga

May 20, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi Enunudde Shamusa Namasinga 20, okuva mubabadde bamuwambya. Shamusa nga mutuuze we Nakifuma mu Mukono district, yawubisibwa aba taxi okuva mu old taxi park bweyali anoonya ezimuzza e Zana.

Okuwambibwa Kwa Shamusa kwaloopebwa Mulamu we Ali Kivumbi, gwebasooka okukubira okusaba ensimbi.

Abamuwamba baakozesa eassimu ye okukubira buli wa Luganda lwe nga bamusaba ensimbi nga bwebamwetolooza ekibuga oluvannyuma poliisi yamusanga mu ppaaka ya Namayiba. Abaali bamuwambye badduka.