Poliisi enunudde Samusa Namasinga

Poliisi Enunudde Samusa Namasinga 20, okuva mubabadde bamuwambya. Samusa nga mutuuze we Nakifuma mu Mukono district, Samusa yawubisibwa aba taxi okuva mu old taxi park bweyali anoonya ezimuzza e Zana.

Okuwambibwa Kwa Samusa kwaloopebwa Mulamu we Ali Kivumbi, gwebasooka okukubira okusaba ensimbi.

Abamuwamba baakozesa eassimu ye okukubira buli wa Luganda lwe nga bamusaba ensimbi nga bwebamwetolooza ekibuga oluvannyuma poliisi yamusanga mu ppaaka ya Namayiba. Abaali bamuwambye badduka..

 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
pulezidenti museveni akyalidde ku maama w’omusinga