Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 861 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi Entebe ekutte omusajja abba ATM Cards

September 29, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force Entebe ekutte Wandera Geoffrey , 39, nga muvubi omutuuze wa Abayitababiri mu Entebbe Municipality oluvannyuma lw’okukwatibwa abasirikale abakuuma ku Stanbic Bank nga 28/09/2020 bweyayingidde mu ATM omwabadde omukyala omukadde neyefuula amuyamba namubbako ATM Card ye namuwaamu endala ekyuuma nekigigaana omukadde kwekwekubira enduula abasirikale nebamuyamba.
Ono bweyekebereddwa bamusanze ne ATM card 7 eziri mu mannya ag’enjawulo okuli; Sarah Nakawuka eya Centenary Bank , Isabirye Sula eya Eqiuty bank , Nabadda Sarah eya Tropical bank, Fred Mwesezi eya Pride Micro Finance neya Bosco Bongomin eya Centenary Bank.