Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye!
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
Poliisi enoonyereze ku butwa so si bakyogerako – Hon. Gilbert
April 20, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kilak South Hon. Gilbert Olanya avuddeyo nasaba Uganda Police Force essira eriteeka kukunoonyereza kubigambibwa nti abantu mu Ggwanga batandise okubawa obutwa okusinga okwemalira kukutiisatiisa abo abavuddeyo okwogerera abalala abatya okukyogerako.