Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 144 listening Simba FM Live

poliisi enoonya omuyizi wa yunivasite eyabula mu 2018

February 15, 2019 · Mubiru Ali

Omuyizi ku Yunivasite ya Uganda Christian University (UCU) e Mukono nga ali mu mwaka gwe ogw’okubiri Othieno Paul Charles nga yali asoma mateeka yabula mu October 2018 okuva e Mukono nga Poliisi n’abenganda bagezezaako okumunoonya nga buteerere nga n’essimu ze teziriiko.

Poliisi esaba omuzira kisa yenna amulabako okukuba ku nnamba zino 0711778198, 0782833201, 0772694035.