Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 186 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Poliisi ennyuludde emirambo emirala 3 okuva mu nnyanja Nalubaale

August 7, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ngeri wamu ne balubbira banyuludde emirambo emirala 3 egy’abantu abaagwa mu nnyanja Nnalubaale ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde.
Ab’eŋŋanda z’abagenzi bawakanyizza ekya Poliisi okubategeeza nti egenda kusooka kutwala mirambo gino mu Ddwaliro e Mulago era bagamba nti abali ku mulimu gw’okuzuula emirambo gino babasaba ensimbi nga tebanaba kugibawa.