Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 525 listening Simba FM Live

Poliisi ennyuludde emirambo 2 mu kinnya e Kassanda

April 23, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force e Kassanda eziikudde emirambo ebiri okuva mu kirombe ekisangibwa e Lugingi nga babadde basima zzaabu mu bubba.
Abafiira mu kirombe kuliko Namara Enock okuva e Kyegegwa ne Muhindo Godwin 25 okuva e Kikwamba, mu Disitulikiti y’e Kasese.
Okusinziira ku Mwajuma Mwanyina wa Muhindo, Muhindo yabula nga 12-4-2020 (Easter Sunday) era naggulawo omusango nga 19-4-2020. Poliisi yatandika okunoonyereza era netegeezebwa nti Muhindo yasemba kulabwako nga agenda mu kinnya gyebasima zzaabi.
Abasirikale okuva mu kitongole kya Fire and Rescue Directorate basse mu kinnya nebannyululayo emirambo gino.