Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 515 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

poliisi enenyezza abazadde b’omwana eyatiddwa

February 19, 2019 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Poliisi ya Yuganda Fred Enanga avuddeyo nanenya ab’ennyumba y’omwana John Ssempeereza 6 eyasangiddwa nga asaliddwa nga omumiro n’olulimi bitwaliddwa. Ono agamba nti bwabadde bugayaavu bwabwe.
Ssempeereza mutabani wa Esther Nandutu nga ono mufumbi mu katale k’ebirime e Kireka yayasangiddwa nga attiddwa nasuulibwa ku muddaala gwa nnyina mu Katale.