Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 200 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Poliisi emunoonya lwakusobya ku bawala 5

September 8, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bweyigga omusajja ategeerekese nti ye Agaba Tito kubigambibwa nti yakukusa era nasobya ku bawala 5 ng’omusango guno gwamugulwako mu Kampala Metropolitan Police South Gef 35/2021.
Kigambibwa nti Agaba abadde yeyita wabyakwerinda nasikiriza abawala 5 neyegatta nabo nga abasuubizza okubafunira emirimu kyatakola.