Poliisi emotoka ku lw’e Masaka ezisaliddeko Maya

MUDDEEYO GYEMUVA:
Uganda Police Force esudde emisanvu ku kyalo Maya ku luguudo lw’e Masaka emotoka okuva ku njuyi zombi webazigaanidde nebaziragira okuddayo mu Disitulikiti gyezibadde ziva nga bassa mu nkola ebiragiro ebyateekebwawo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.

Leave a Reply