Ssentebe wa distulikiti y’e Wakiso Matia Lwanga Bwanika yakedde kweyanjula ku kitebe kya bambega ba Poliisi e Kibuli annyonnyole ku bigambibwa nti yakozesa ebigambo ebisosola mu mawanga n’okutiisatiisa abantu.
Wabula yavuddeyo nga ssi musanyufu ng’agamba nti bamumalidde obudde kuba tebaabadde nansonga eri awo gyeboogerako. Ono yawerekeddwako Munnamateeka we Erias Lukwago.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.