Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi ekutte Taremwa lwakweyita mukozi wa State House

August 4, 2019 · Mubiru Ali
Taremwa Daniel Rweishe Kabandize nga mutuuze w’e Makindye akwatiddwa lwakweyita mukozi wa State House protocol. Taremwa okukwatibwa kyaddiridde okufere Abasigansimbi okuva mu Kkampuni ya Butter Bay ey’e Sweden ng’abasuubizza okubatwala basisinkane Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni