Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Poliisi ekutte Supervisor wa SGA ku byettemu lya Imaam e Bugiri

February 19, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force olunaku olwaleero ekutte Mugoya Abiyasad nga akola nga Supervisor mu Kkampuni ya SGA Security agambibwa okwenyigira mu ttemu lya Imaam wa Bugiri Mutumba Masudi, eyakubwa amasasi agamuttirawo nga 14/02/2020.Poliisi egamba nti ono bwabuuziddwa akirizza nti yeyakuba Mutumba amasasi agamuttirawo era nabatwala nawa emmundu eyakozesebwa gyebadde mu Rubaga.Poliisi era ekutte emotoka ekika kya Ipsum egambibwa okukozesebwa okutambuza abatemu okuva e Kampala okubatuuse e Bugiri wamu ne Ddereeva waayo.Poliisi egamba nti ettemu lino lyekuusa ku nkaayana z’ettaka.