Poliisi ekutte Sipapa – SCP Fred Enanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga ekitongole kya Poliisi ekirwanyisa obuzigu ekya Directorate of Crime Intelligence bwekikutte Olimu Charles Sipapa, abadde anoonyezebwa ku bigambibwa nti yenyigidde mu bubbi mu maka ga Jacob Arok, e Kawuku-Bunga.
Enteekateeka zigenda mu maaso okumukwasa CID mu Kampala Metropolitan Police, okwongera okumukunya n’oluvannyuma akwasibwe Kkooti.
Share.

Leave A Reply