Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 595 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekutte Ppaasipooti 65

May 29, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango mu ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwezudde ppaasipooti 65 okuva ku kayungirizi wabakukusa abantu.
Twiine agamba nti ono Munnansi wa Egypt ategeerekeseeko erya Palvin yadduka mu Ggwanga n’obuwumbi bw’ensimbi ezigambibwa okuba nga yazifera ku Bannayuganda. Poliisi etandise omuyiggo okulaba nti akwatibwa nga eyambibwako Poliisi y’ensi yonna eya Interpol.

twitter likes kaufen