Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,546 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Poliisi ekutte omuvubuka abadde atigomya Naguru n’e Ntinda

March 16, 2020 · Mubiru Ali

Poliisi yakoze ekikwekweto olunaku lw’eggulo mu bitundu by’e Naguru Go Down oluvannyuma lwa Poliisi ya Jinja Road okufuna okwemulugunya okuva eri abatuuze nti waliwo omuvubuka Kisoro Paul 19 omutuuze w’e Kamwokya nga abadde alina ekibinja ky’abavubuka ekitigomya abantu b’e Naguru ne Ntinda.Poliisi yasitukiddemu nekola ekikwekweto mweyakwatidde abantu 37 ab’ekibinja kye naye.Uganda Police Force yategezeddwa nti abadde atera okutiisatiisa abantu babba n’emmundu era mu kunoonyereza Poliisi yazudde emmundu enjigirire, Torch, Decorder n’emifaliso 4 egirowoozebwa okubeera emibbe.