Poliisi ekutte omusawo w’ekinnansi agiyambeko mu musango gwobutemu

Ekitongole kya Uganda Police Force ekikola ku kulwanyisa obuzigu ekya Flying squad kyakutte omusawo w’ekinnansi ku bigambibwa nyi alina kyamanyi kukuttibwa kw’omuwandiisi wa National Resistance Movement – NRM Aguma Robert Kifunga namubbako obukadde 42 bweyalina.
Bwambale Sunday Swaib n’abalala abatanakwatibwa kigambibwa nti basikiriza Aguma okuyingira mu ddiiru yokusuubula zzaabu n’oluvannyuma nebamutta nga batagedde alina ssente obukadde 42 omulambo gwe nebagusuula ku mugga Bimara mu Disitulikiti y’e Bundibugyo.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply