poliisi ekutte omubbi w’emotoka

Poliisi ku mwalo gw’e Wanseko ezudde emotoka ekika kya Toyota Wish nnamba UBB 170M egambibwa okubibwa e Kawuku ku luguudo lw’e Entebbe ku ssaawa kkumi ez’okumakya.
Eno yabadde evugibwa kutwalibwa mu Democratic Republic of Congo nga yakwatiddwa nga evugibwa omusajja eyabadde ne Identity Cards 2 nga ziriko amannya ag’enjawulo okwabadde Mubiru Kenneth ate endala nga eriko Nsubuga Moses. Ono akuumirwa ku Poliisi y’e Buliisa Central Police Station.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Busia Introduces Uniforms for Bodas