Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 184 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Poliisi ekutte omu ku bakulira akabinja kababbi mu Kampala – Enanga

August 7, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force, Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omu ku bakulira obubinja bw’ababbi obw’omutawaana mu kibuga Kampala ayitibwa Mbaziira Ronald. Kigambibwa nti Mbaziira azze yenyigira mu bubbi obw’enjawulo mu Kampala nga n’emmundu gyabadde nayo ekozeseddwa mu buzzi bw’emisango bungi okwetoloola ekibuga.
Ono akwatiddwa mu kikwekweto Poliisi kyekoze mu Kibuga okufuuza abasuza Bannakibuga nga bakukunadde nga lumonde mu ttaka.