BREAKING NEWS
MBU: I thought I was too cool to get HIV – MC Kats reveals mystery MBU: King Saha announces 2026 concert at Kololo Independence Grounds Pulse Uganda: Digital number plate delays leave vehicles stranded across Uganda Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Observer: Equity bank empowers Lira residents through solar irrigation Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout Observer: NSSF, Nile Breweries rally traders on savings, responsible retailing East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General Pulse Uganda: Police apologise for misinformation about death of DTB customer, clarify circumstances

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Poliisi ekutte Maama n’abasajja babadde aguza muwala we

Uganda Police Force e Katwe evuddeyo netegeeza nga bwekutte omukyala Zura Mukamana 36, Maama w’omwana ow’emyaka 14 eyalabikira mu katambi nga agamba nti yali amupangisa abasajja babiri begatte naye.
Omu ku basajja bano Fred Bulega 41, agambibwa okuba nga abadde yegatta n’omwana ono naye yakwatiddwa. Nga akatambi tekanafuluma Mukamana yabadde awaabye ku Poliisi nga agamba nti muwala we yabadde abuze era nga Poliisi y’e Salaama yabadde etandise okunoonyereza era nga oluvannyuma yazuuliddwa ewa Kitaawe gyeyabadde addukidde okwekweka.
Kitaawe w’omwana ono yamututte ku Poliisi era nebasobola okukwata omusajja ow’okubiri John Mwesigye 18, nga naye abadde akozesa omwana ono.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply