Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,434 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Poliisi ekutte Luggya Bbisa Tabula

August 19, 2024 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nakakasa nga bwebakutte Luggya Bbosa Tabula nga ono ye muntu omukulu abadde anoonyezebwa mu ttemu eryakolebwa ku eyali omukulu w’Ekika ky’Endiga Engineer Daniel Bbosa.
Poliisi egamba nti ono akwatoddwa olunaku olwaleero okuva ku Kyalo Kimerika-Nnamulonge mu Ggombolola y’e Busukuma nga akwatiddwa ekitongole kya Poliisi ekya Crime Intelligence Squad.
Tabula era yetaagibwa ku musango omulala ogwekuusa ku buwanga bw’abantu obwasangibwa mu maka ge e Mpigi.
#ffemmwemmweffe