Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi ekutte eyalabikira mu katambi ng’abba

September 21, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi ya CPS evuddeyo netegeeza nga bweyakutte omusajja eyalabikira mu katambi ka CCTV ku ntandikwa y’omwaka guno nga amenya n’okubba okuva mu maka agamau bweyakwatiddwa nga kati akuumirwa ku CPS mu Kampala. Amannya ge ye Nsimbi Tom, Poliisi esaba oyo gweyabbako ebintu okugenda Ku CPS alondoole omusango ggwe.